Bwe tugondera amateeka ga Katonda, bulijjo emikisa mingi gitutegekedde. Olw'ensonga eno, embaga Katonda z'eyateekawo okuva mu mulembe gwa Kitaffe—nga Ssabbiiti n'Okuyitako—zirina ekiragiro nti, “Temwerabira, naye mujjukire mubikuume emirembe gyonna.”
Baibuli egamba nti abakuuma amateeka ga Katonda mu mirembe gyonna banaweebwa omukisa ng’abatuukirivu, n’abo abagamenya banasalirwa omusango olw’obujeemu. Abayisirayiri okutwalibwa mu buwambe e Babulooni kyava ku butagondera Etteeka lya Katonda.
"[s]o tetwawulira ddoboozi lya Mukama Katonda waffe, okutambulira mu mateeka ge, ge yassa mu maaso gaffe abaddu be bannabbi. Weewaawo, Isiraeri yenna asobezza amateeka go, nga beekooloobya, baleme okuwulira eddoboozi lyo: okukolimirwa kyekwava kutufukirwako, n'ekirayiro ekyawandiikibwa mu mateeka ga Musa omuddu wa Katonda: kubanga twamwonoona." Danyeri 9:10–11
eyatambuliranga mu mateeka gange, era eyakwatanga emisango gyange, okukolanga eby'amazima: oyo ye mutuukirivu, talirema kuba mulamu, bw'ayogera Mukama Katonda. Ezeekyeri 18:9
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy